
Mbikka – Spice Diana Lyrics
Artist: Mbikka
Song: Spice Diana
Okomyewo mbadde nkulinda
Essawa nga ndaba egenda
Dala obadde naani ku ssawa mwenda
Ani oyo akusendasenda
Akagaati nkateke ku sauce oba nkuwe toss
Leero tunazanya ka Dice oba ka Card
Otuzzi oyagala twokya yogera boss
Empewo esibye enfuwa olunaku lwona
Nga ate yegwe ambika yegwe kabuuti yange
Tombuuza nze mukwano tombuuza
Nti ofumbyewo kachi nga yenzenyini tooke
Bintiisa nze bwolwayo enyo bintiisa
Nemberawo wano nga setegera
Akagaati nkateke ku sauce oba nkuwe toss
Otuzzi oyagala twokya yogera boss
Nkubuuza nkateke ku sauce oba nkuwe toss
Amaaso ogatadde ku chess oba ku face
Empewo ebadde enfuwa ng’era nkulinda
Kakati ate otuuse kiki ekigaana
You’re mu Ronaldo
Sitakuwacha bado
Nkwagala byadala
Dem ta kupepereza pakamwisho
You’re mu Ronaldo
Sitakuwacha bado
Nkwagala byadala
Dem ta kupepereza pakamwisho
Find more lyrics at https://dcslyrics.com


Disclosure: As an Amazon Associate and an Apple Partner, we earn from qualifying purchases
t3tri – Chain Smoker
Calexico – Rancho Azul
Mbikka Lyrics – Spice Diana
Please support our site by sharing it.
And please follow our site to get the latest lyrics for all your favourite songs.